Awaka

Ebikwataku tterekero ly’ebiwandiiko by’emwanyi n’embeera y’obudde

c&c toolbox ku kibbo

Ekyuma kya coffee&climate kye kimu ku bifo eby'okuyigirizibwamu ebya dijito ebya balimi b'ekyeya kya kawa okwetooloola ensi yonna. Kino kiwa enkola ez'omugaso, ezituufu ez'okukozesa, mu ngeri ya biragiro ebisookerwako ebyangu okugobererwa.

Ebiwandiiko bino biyamba abalimi:

  • Okuteekawo enkola eziyamba emwanyi okugumira enkyuka kyuka mumbeera y’obudde
  • Okukuuma obutonde
  • Okudamu okusiimba emiti (ebibira)
  • Okuteekawo/ okutonda wo engeri enddala ebayamba okuyingiza ensimbi
  • Okwongeeza kumeere gy’ebalima (gy’ebafuna)

Oludda olw’ongendwa mu olw’omutendesi/omulimisa lw’akuyamba balimisa mukuwanirira/mukuyambira ddala abalimi okutuuka kukulima emwanyi mumbeera y’obudde ennungi.

Oba oli mulimi oba mulimisa, osobola okukozesa Etterekero ly’ebiwandiikoby’emwanyi n’embeera y’obudde kumutimbagano oba olina data oba tolina, ng’okozesa essimuyo eyasereza oba komputayo (ekyuma kikali magezi).

Nyumirwa okukigezaako!

Etterekero ly’ebiwandiikoby’emwanyi n’embeera y’obudde ly’atandikibwa n’eritekebwa munkola aba Hanns R. Neumann Stiftung (HRNS) ne Melting Experience GmbH olw’emwanyi n’embeera y’obudde.

Ly’ategekebwa nga bakolagana n’abalimi, abalimisa abakugu, n’abakola okunonyereza, eterekero lino likyusibwa kyusibwa okusinzila kukulung’amya kwa sayansi. Eterekero linolyaniriza okugabana amagezi n’okunyweeza enkolagalana wakati mubitundu by’abalimi b’emwanyi.

Tubebaaza nyo olw’obuyambi bwabwe muntereeza y’enyukuta.

Obugoba