Awaka

Ebikwataku kunkola y’emwanyi n’embeera y’obudde

ekikolwa ky'okulima kwa kawa n'obudde

Enkola y’emwanyi n’embeera y’obudde eyabamba bakola emirimu gy’obwananyini n’egy’olukale(gavumenti) okukolera awamu nga teban’evuganya. Okukolera mubitundu musanvu(7) eby’enjawulo munsi yonna, Enkola y’emwanyi n’embeera y’obudde egezaako okuyamba n’okuwanirira ebitundu n’efamire ezirima emwanyi okukolera munkyuka kyuka y’obudde, okugigumira, n’okutereza kumbeera y’obulamu bw’abwe. Okutuuka leero, amaka agalima emwanyi agasoba mu 133,000 g’egakatendekebwa ku nkola z’embeera y’obudde ennungi.

Enkola y’emwanyi n’embeera yatandikibwawo muwaka gwa 2010 aba International Coffee Partners (ICP) wamu n’aba Deutsche Gesellschaft für Internationale Zusammenarbeit (GIZ) n‘egukwasaganyizibwa era n’egutekebwa munkola aba Hanns R. Neumann Stiftung (HRNS). Leero gulimu abagutandikawo aba Delta Cafés, Franck, Joh. Johannson, Lavazza Foundation, Löfbergs, Neumann Kaffee Gruppe, Paulig, ne Tchibo, abakolagana nabo aba, Julius Meinl, Smuckers, Tim Hortons, ne Walter Matter wamu n’aba Swedish International Development Cooperation Agency nga abakozi ab’olukale. Alliance Bioversity & CIAT ne Fairtrade International ababayambako munteeka teeka.

Ebisingawo kunkola y’emwanyi n’embeera bisange:

Kumutimbagano

Otugoberere ku:

Facebook | LinkedIn | YouTube

Newsletter

Abasinziiya Bannakibiina

  • Delta Cafés Logo
  • a red logo that says franck on a white background
  • Joh. Johannson Logo
  • Lavazza Logo
  • the logo for lofbergs kafferosteriet is purple and yellow .
  • Neumann Kaffee Gruppe Logo
  • Paulig Logo
  • Tchibo Logo

Bammemba Abaasiddwaako

  • a red and white logo for deutsche gesellschaft für internationale zusammenarbeit giz gmbh
  • Smuckers Logo
  • Tim Hortons Logo
  • Walter Matter Logo

Bannanyini Mbeera Enkulu

  • the logo for alliance biodiversity and ciat is a colorful circle with a person , leaf , and globe .
  • a blue and green fairtrade logo on a black background

Munnaabulwanga Ow'olukale

  • Sweden Logo

Omukolera Wamu

  • Hanns R. Neumann Stiftung Logo