Okukung'aanya amazzi g'omu nnyumba ag'omu ggulu

#701Okukuhhaanya amazzi g'envuba agava ku nnyumba (okufuna amazzi agava ku bisenge)

Ne mu nsi zino amawulire gano gyeegali: Brazil, Gwatemala, Honduras, Tanzania, Uganda, Yethiyopiya

Likakasidwa eri:
Arabica, Robusta

701⸱AEndowooza y’ekiwandiiko

Okung’aanya amazzi g’enkuba kiyamba:

  • Okukuuma amazzi ag’ensulo
  • Okufuna amazzi agakozesebwa mu maka
  • Okufuna amazzi agakozesebwa mu kufukirira ennimiro entonotono

Okulembeka amazzi g’enkuba ewaka y’engeri y’okukunganyamu amazzi okuva ku bizimbe, negaterekebwa nga mayonjo. Amazzi gano tugakozesa mu ngeri nyingi omuli; okugafumbisa, okunywebwa, nemirimu gyawaka emirala nga; okunaaba, okuyonja, okwoza engoye, okulunda, n’okulima enva endiirwa.

Amazzi g’enkuba agakunganyiziddwa okuva kasolya gegokka agatwalibwa okuba amayonjo okozesebwa buterevu ewaka. Gayitira mu ngogo okutuuka mu togero mwe gagyibwa okukozesebwa.

Eno enkola nyangu era erina emigaso mingi nga okufuna amazzi amayonjo buli kiseera woggagalidde, era n’okkuyisa mu biseera by’ekyeeya. Kino kikendeezako omulimu gwa buli lunaku ogw’abakyaala n’abaana, kuba bebavunanyizibwa okukima amazzi ku nzizi oluusi nga zisangibwa mu ng’endo empaanvu. Okulembeka kikyuusa ensibuko y’amazzi butereevu nedda awo w’oba ogeetaagidde.

701⸱BOby’okufumintiriza

Lowooza ku muwendo gwewetaaga okutekawo ettogero. Waliwo enkola ez’enjawulo ez’okulembeka amazzi ng’ezimu ziri wansi mu ttaka nendala nga ziri waggulu w’ettaka naye zirina ebyetaagisa eby’enjawulo, okusinzira ku bunene n’ekikula. Enkola zino ezenjawulo ogya kwongera okuzisomako mu katundu ak’enjawulo wammanga. Ojja kulaba akatabo akalimu obubaka obukwata ku buli by’osaanidde okulowoozako n’engeri y’okuzimbamu amattogero ag’enjawulo awaka. Mu kiwandiiko kino omulaka gusimbiddwa ku ngeri y’okulembeka amazzi agakozesebwa ewaka nga tukozesa ettogero lya pulasitika.

Amatogero gano gasangibwa mu maduuka ag’ebizimbisibwa oba mu baweesi. Amatogero ga pulastika galina ebirungi bino: Mangu okufuna, simazito ate gatambuzika era nga mangu gakuteeka mu kifo, mawangaazi ate mangu okuyonja, tegetagisa ssente nyingi okudabiriza, ate era kizibu okutonnya kubanga tezirina buyungiro ngezebyuuma oba enzimbe. Amatogero g’ebyuuma oba nagazimbiddwa sementi gayinza okozesebwa ng’enkola endala.

Lowooza kubunene bw’ettogero: Wewale Ettogero (tanka) ennene ennyo gyotasobole kugula oba entono ennyo eyinza okujjula n’eyiwa amazzi amalala negafa togge. Obunene bwa tanka bulina okutuwa amazzi agamala okutuyisa mu kiseera kye kyeya eky’emyezi 3. Obwetaavu bw’amazzi bulina okubaliribwamu okusinzira ku kigendererwa, Omuwendo gw’abantu mu maka, n’enkozesa y’amazzi buli lunaku. Okukozesa kw’amazzi buli lunaku kusaanye okumanyibwa okusobola okumanya obunnene bwa tanka eyetagisa.

701⸱CEkutekesa mu nkola

Okufuna ebisingawo ebikwata ku ngeri y'okuteeka mu nkola ebiragiro ebirambulukufu n'okugeraageranya enkola ez'enjawulo, nyiga ku biwandiiko n'ebintu ebirala ebiri mu kitundu ekya Soma Ebisingawo wammanga.

Okuteeka mu nkola

701⸱1Okwetekateka

701⸱2Emitendera

Zimba ekitebe Tanka kwetuula

Akakodyo

BwetaagiWekiba kyetagisa, wanirira payipu buggwe wa tanka aleme okukalubizibwa.

701⸱3

701⸱4

Okusako engogo

Akakodyo

Fuba okulaba ng’obuyungiro (Joints) butuula ku bukondo (brackets) okubuwanirira.

701⸱5

701⸱6Okuteekesa mu nkola

Wegendereze

Singa ekikola ku by’okuyimba mazzi gasooka oba telerabiriddwa bulungi, tanka elina okulongoosebwa buli luva luvanyuma lwa myezi 3, oba buli ku ntwalikwa ya dda y’enkuba. Engogo n’ebisaanikira birina okulongoosebwa oluva lw’okugwa kw’amakoola, n’ebinya amazzi “ebinnya ebifulumya amazzi” birina okulongoosebwa okumu buli mwaka.

701⸱7

Wegendereze

Mwewale amazzi agalegamye kubanga kiyamba ensiri okuzaala. Singa amazzi agayingira gasinga obungi ku kyokulabirako eky'omutanki, mukakasize nti ebyuma ebigoba amazzi bwe bibeera nga bikola oba muyingirize ekitundu ekigoba amazzi okuva mu mutanki.

701⸱8

Wegendereze

Amazzi agaseneddwa okuva mutanka gateekeddwa okufumbibwa oba okukozesa chlorine okutta obuwuka kigafuule amalungi ag’okunywa. Okwegendereza kuno tekwetaagisa singa amazzi gano gakozesebwa mukufukirira kwokka oba emirimu emirala egy’awaka.

701⸱9

Akakodyo

Oyinza okukebera obuwanvu bw’amazzi nga okebeza omuggo omuwanvu, ogutukula, gwosindika okugenda mu tanka okuva waggulu okutuuka wansi. Oluvanyuma lw’ogusikamu osobola okulaba obuwanvu bw’amazzi ku kitundu ky’omuti ekiba kitobye. Engeri endala yakukona tanka mumbirizi okuva waggulu okudda wansi singa ya pulasitika oba kyuuma. Bw’owuliriza enjawulo mu ddoboozi oyinza okutebereza obunjji bw’amazzi.

Akakodyo

Okutereka ensimbi ez’engogo endala okugata ku ziri ku kasolya kisobola okwongera ku bunjji bw’amazzi, naddala nga tugenda ku nkomerero yasizoni y’enkuba nga ntono ddala na bwekityo twetaaga tanka ejjudde mu ntandikwa yekiseera ky’ekyeya.

701⸱10

Wegendereze

Tosolokoka ku ntikko ya tanki, kubanga omugugu ogw'ekireeta kiyinza okugimenya.

701⸱DEmigaso Mubyenfuna

Okukekereza obudde

Ekyuma kino kiyamba okufuna obudde n'amaanyi mu bulamu bwa bulijjo.

Okusumulula ebisale by'obulamu

Ekyuma kino kiyinza okuyamba okukendeeza ku bintu ebiva ku ndwadde, nga ssente ez'obujjanjabi oba okufiirwa mu kukola.

Emmere ennungi

Ekyuma kino kiyamba okulaba nga ab'omu maka bonna bafuna emmere ennungi, era kisobozesa okukendeeza ku nsimbi ezikozesebwa ku by'obulamu.

Amakungula g’emwanyi g’eyongera

Ekiwandiko kino kiyamba mukw’ogeza amakungula g’emwanyi n’enyingiza y’omulimi

Kyongerako ensibuko y’ensimbi

Enkola eno erina obusobozi okwongera ku makubo agayingiza sente.

701⸱EEmigaso gy'obutonde

Okukekkereza amazzi

Enkola eno ekekkereza amazzi bwe gabanga tegalabikalabika.

Kyongereko kuberawo kw’amazzi agafukirira

Ekyuma kino kiyamba okufunira amazzi ag'okufukirira si ku bimera bya kkaawa byokka wabula n'okusimba endokwa, ebirime, emiti egirala egikula nabyo n'ebirala ebika by'ebimera.

Etebekenza embeera y’obudde entonotono mu kitundu

Ekyuma kino kiyamba okugolola obutonde bw'obudde obw'omu kitundu. Kino kiyamba okukendeeza ku bungi bw'ebizibu ebiva mu kusinziira ku by'obudde.

Obungi bw’ebitonde eby’enjawulo

Ekyuma kino kiyamba okukola ebifo eby’enjawulo ebisobola okukuliramu ebimera n’ebisolo. Kino kiyamba mu kukuuma obutonde bw’ensi obulamu.

701⸱GEbirowoozo