
#108Eddagala ly’ebiwuka ely’obutonde: Elikakamulwa mumuti gw’eniimu
108⸱AEndowooza y’ekiwandiiko
- Okukendeza obuwuka obwobulabe mumwanyi
- Okukendeeza kukukala kwemwanyi
- Okutumbula ku makungula g’emwanyi
- Okutumbula omutindo gw’emwanyi
Amazzi agakamudwa okuva bikola byomumuti gw’eniimu(Azadirachta idica) gakozesebwa okulwanyisa ebiwuka ebiyiganya ebirime bya ffe. Edaggala lino likakasidwa mukutta ebiwuka bino wamanga:
- Obuwuka obuleta oluvvu (Mealybugs (pseudococcidae)
- Akawuka ka Antestia (Antestiopsis spp.)
- Obuwuka obulya ebikola (Coffee leaf miner (Leucoptera coffeella))
- Obuwuka Obuwumula ebituli mumpeke zemwanyi (Coffee Berry Borer (Hypthenemus hampei)
- Ebisokomi (Aphids).
- Ebisisi (Red Spider Mites)
Edaggala lino lyamanyi nnyo mukuziyiza emwanyi okulumbibwa ebiwuka ebirara, okugongobala, awamu nendwadde ezisasana amangu. kino kisobozesa edagala edala okukola obulungi, edagala lino telirina bulabe eri ebiwuka ebiwakisa ebirime n’eri abo abalikozesa mu kulwanyisa ebiwuka n’endwadde.
oil to act as an insecticide, repellent, and growth regulator.
Mu Tanzania (Mbeya/Songwe), edaggala lino lyagezesebwa ku buwuka obulya ebikola byemwanyi (Coffee Leaf Miner (CLM), okuvira ddala kumangi pakka ku kawuka akakulu. Ebyava mukugezesa edagala lino kumagi aganatera okwalulwa gaffa ebitundu 100%,kumagiagakabikibwa gaffa ebitundu 8o%, ate kubuwuka obwakalulwa bwafaa ebitindu70%. ( okumanya ebisingawo genda kukibanja kya: Tanzania Plant Health And Pesticide Autholity Arusha-Tanzania).
Ebiiwandiko mu Brazil, biraga nti butto akamudwa mubikola byeniimu akazesebwa mukulwanyisa, nokuziyiza enkula yabyo.
Okutwaliza awamu, eddagala elikamudwa mubirime binasangwa (emitti nomuddo) likozesebwa mukuziyiza n’okutangira ebiwuka ebisinga okulumba emwanyi,nelikendeza kukuzala kwebiwika. Kino kintumbula obulamu bwomuti gwemwanyi,embala awamu no’mutindo.
Emigaso mingi mudagala ly’obutonde bwoligerageranya, kubanga lyo likola kubiwukaka ebiba bigenderedwa okuttibwa. Edagala lyobutonde lisobola okuvunda, lyasente ntono ate ebikozesebwa byangu okufuna okuva mu birime ebitwetolode. Nolwekyo okulyetanira n’okulikozesa mu nkola e’yengeri ezenjawulo mu kulwanyisa ebiwuka n’endwadde, kivaako obuwangazi bw’enimiro zaffe ez’emwanyi, okukuuma embeera y’obutonde, era n’okutumbula eby’obulamu bw’abalimi n’abanwi ba kaawa.
108⸱BOby’okufumintiriza
Okozesa edagala lyobutonde mupimo ebingi tekikoma kukuta buwuka bwoka,naye kikosanomuti nomuti gwemwanyi ngeri zino:okukozimba, okwokya, okukyusa endibika yebikola, nolwensoga eyo kisanide okozesa ebipimo ebyakakasibwa okutabulwa mumazzi.
Edagala lino okusobola okukola obulungi tabikirizamu enkola endala ezeyanbisibwa muku tatta ebiwuka enansangwa, nga okukozesa ebiwuka ebilya obuwuka ebiyiganya emwanyi okusobola okuziyiza ebiwuka.
Kisanide omulimi okwekebejja nokulondola okwolutentezi enimiro ye okusobola okuzula okwala kwebiwuka okusobala okusalaowa kumpeda entufu ezokozesa.
Ebiseera
infestation. Spraying should then be done at 14 days’ intervals. Kirungi okukozesa amazzi okuva mubikola byeniimu amangu daala nga obuwuka bwakatandika okulumba enimiroyo, era ddamu ofuyire buli luvanyuma lwenaku kumi nanya.
108⸱CEkutekesa mu nkola
Okuteeka mu nkola
Mu Bomba eya lita 20:
108⸱1Okwetekateka
108⸱2Emitendera
Ebikoola bino tobiteeka mu musana, biteeke mu kisikirize okusobola okukuuma obusimu bwabyo.
108⸱3
108⸱4
108⸱5Enkozesa
Bwogoberera endagiriro ku nteekateeka nga bw’erambikidwa waggulu, ofuna ekirungo ekituufu oky’edagala eriva mubikola by’omuti gw’eniimu nga edaggala ly’butonde.



Kikulu nyo okukozesa ebirungo ebigezesedwa, ebiragidwa, era mu bipimo ebutuufu, elw’ensonga nti edaggala lino lisobola okuba ely’obulabe eri ekirime kyaffe.
Kyandibade kirungi okufuyira mu biseera ng’omusana si mungi, okugeza nga kumakya ngomusulo guweddeko oba olweggulo, kubanga omusana guno guyenjebula obutofari obuli mudaggala lyaffe, neligwamu amanyi nga neritakola bulungi.
Entereka
Edaggala litereke mu kifo ekinyogoga, kyekusifu nga tekitukamu musana.
Litereke mu mukebe ogutayingiza nokufulumya empewo okulikuuma n’obukambwe bwalyo.
108⸱DEmigaso Mubyenfuna
Ensasanya entono ku ddagala ly’okufuyira ebiwuka
Ekiwandiko kino kiyamba omulimi okukendeeza kubwetaavu bw’eddagala ly’ebiwuka munimiro, n’okukendeeza ensasanya kubikozesebwa okumala ekiseera.
Ensasanya kukuddaabiriza enimiro ekendeera.
Ekiwandiiko kino kiyamba mukw’ongeza obuwangazi bw’emiti gy’emwanyi. Okuddaabiriza emiti gy’emwanyi kuba tekwetaagisa kolebwa buli kiseera ekikendeeza ku nsasanya omulimi zakola mukulima emwanyi okumala ekiseera ekiwanvu ddala.
Amakungula g’emwanyi g’eyongera
Ekiwandiko kino kiyamba mukw’ogeza amakungula g’emwanyi n’enyingiza y’omulimi
Okufirizibwa kukendeera
Ekiwandiko kino kiyambako mukukendeeza okufirizibwa mumakungula n’omutindo gw’emwanyi.
108⸱EEmigaso gy'obutonde
Obwetaavu bw’edaggala bukendeera
Enkola eno ekendeeza obwetaavu bw’edaggala ezungu. Kino kikendeeza ku daggala eryonona amazzi mu migga n’enzizi, kikuuma obutonde bw’ensi, obulamu bw’ettaka bweyongerako, era kikekereza obyobugagga.
Obulamu bw’ettaka obulungi
Ekiwandiiko kino kiyamba mu kuteereza obulamu bw’ettaka(obuwuka obusirikiti, ensiringanyi, n’ebirala). Kino kikola omulimo gw’amanyi nyo mukutereeza endya y’ekirime n’obutonde.